Febwali 1-7
EBY’ABALEEVI 26-27
Oluyimba 89 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Engeri Gye Tuyinza Okufuna Emikisa gya Yakuwa”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Lev 26:16—Mu ngeri ki Yakuwa gye yabonereza Abayisirayiri ng’akozesa endwadde? (it-2-E lup. 617)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Lev 26:18-33 (th essomo 10)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe kaadi eragirira abantu ku jw.org. (th essomo 11)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli. (th essomo 6)
Okwogera: (Ddak. 5) w09-E 8/1 lup. 30—Omutwe: Mpeeyo Kyenkana Wa? (th essomo 16)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Salawo Okuweereza Yakuwa”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Engeri gy’Oyinza Okutuuka ku Ddaala ery’Okubatizibwa.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr sul. 4 ¶1-9, vidiyo eyanjula essuula, akas. 4A
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 2 n’Okusaba