Febwali 15-21
OKUBALA 3-4
Oluyimba 99 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Obuweereza bw’Abaleevi”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Kbl 4:15—Emu ku ngeri gye tuyinza okulagamu nti tutya Katonda y’eruwa? (w06 8/1 lup. 25 ¶13)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Kbl 4:34-49 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 2)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli. (th essomo 15)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) fg essomo 12 ¶8 (th essomo 13)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Lipoota y’Omwaka gw’Obuweereza: (Ddak. 15) Kwogera nga kwa kuweebwa mukadde. Oluvannyuma lw’okusoma lipoota y’omwaka gw’obuweereza evudde ku ofiisi y’ettabi, buuza ebibuuzo ababuulizi be balonze nga bukyali, abalina ebyokulabirako ebirungi bye baafuna mu buweereza omwaka oguwedde.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr ekitundu 2 sul. 5 ¶1-8, vidiyo eyanjula essuula
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 63 n’Okusaba