Febwali 8-14
OKUBALA 1-2
Oluyimba 123 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Yakuwa Ategeka Abantu Be”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Kbl 1:2, 3—Lwaki Abayisirayiri baabalibwanga? (it-2-E lup. 764)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Kbl 1:1-19 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Mubuulire ku nteekateeka y’okuyigirizibwa Bayibuli era omwanjulire vidiyo, Omuntu Ayigirizibwa Atya Bayibuli? (naye togimulaga). (th essomo 9)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Tuukanya by’oyogera n’ebyo oyo gw’obuulira bye yeetaaga okumanya, era musomere ekyawandiikibwa ekituukirawo. (th essomo 12)
Okwogera: (Ddak. 5) w08-E 7/1 lup. 21—Omutwe: Lwaki Bayibuli Eyogera ku Bika 12 eby’Abayisirayiri Ate nga Byali 13? (th essomo 7)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Tutegekeddwa Okubuulira Buli Muntu”: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Beera Mukwano gwa Yakuwa—Buulira mu Lulimi Olulala. Saba abawuliriza boogere ku bimu ku ebyo ebiri ku programu ya JW Language®.
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 5)
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr sul. 4 ¶10-17
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 1 n’Okusaba