Jjanwali 11-17
EBY’ABALEEVI 20-21
Oluyimba 80 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Yakuwa Ayawulawo Abantu Be”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Lev 21:5—Lwaki Amateeka ga Katonda gaagaana abantu okwesala emisale? (it-1-E lup. 563)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Lev 20:1-13 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Okuddiŋŋana: Okusaba—1Yo 5:14. Muyimirize vidiyo buli awali akabonero ak’okugiyimiriza, era obuuze ebibuuzo ebiragiddwa mu vidiyo.
Okuddiŋŋana: (Ddak. 3) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 6)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 5) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe brocuwa Amawulire Amalungi, era otandike okumuyigiriza Bayibuli ng’okozesa essomo 12. (th essomo 19)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Munyweze Obufumbo Bwammwe”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Tulina ‘Okudduka n’Obugumiikiriza’—Goberera Amateeka.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr ekitundu 1, sul. 3 ¶1-10, vidiyo eyanjula essuula, akas. 3A
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 94 n’Okusaba