Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Yakuwa Ayawulawo Abantu Be

Yakuwa Ayawulawo Abantu Be

Tulina okugoberera amateeka ga Yakuwa gonna (Lev 20:22, 23; w04 11/1 lup. 11 ¶12)

Yakuwa asuubiza okutuwa eky’obusika (Lev 20:24; it-1-E lup. 1199)

Yakuwa ayagala abamusinza babe batukuvu (Lev 20:25, 26; it-1-E lup. 317 ¶2)

Yakuwa awa emikisa abo abafuba okuba n’enkolagana ennungi naye. Okusobola okusiimibwa mu maaso ge, tulina okufuba okusigala nga tweyawudde ku nsi era n’okwewala okukola ebintu ebibi ebiri mu nsi.

WEEBUUZE, ‘Bujjanjabi bwa ngeri ki obutasanyusa Katonda bwe nsaanidde okwewala?’