Jjanwali 18-24
EBY’ABALEEVI 22-23
Oluyimba 86 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Engeri Embaga Abayisirayiri Ze Baabanga Nazo Gye Zitukwatako”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Lev 22:21, 22—Lwaki tulina okwagala Yakuwa n’okuba abeesigwa gy’ali n’omutima gwaffe gwonna? (w19.02 lup. 3 ¶3)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Lev 23:9-25 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe magazini eyogera ku nsonga gy’ayagala okumanya. (th essomo 13)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli. (th essomo 9)
Okwogera: (Ddak. 5) w07-E 7/15 lup. 26—Omutwe: Baani Abaakungulanga Ebibala Ebibereberye Ebya Ssayiri Ebyatwalibwanga ku Weema Entukuvu? (th essomo 13)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Enkuŋŋaana Ennene Ezibaawo Buli Mwaka Zituwa Akakisa Okwoleka Okwagala”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Enkuŋŋaana ez’Ensi Yonna Ezaalina Omutwe, “Okwagala Tekulemererwa”!
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr sul. 3 ¶11-20
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 9 n’Okusaba