Jjanwali 25-31
EBY’ABALEEVI 24-25
Oluyimba 144 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Omwaka gwa Jjubiri n’Eddembe Lye Tujja Okufuna mu Biseera eby’Omu Maaso”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Lev 24:20—Ekigambo kya Katonda kikubiriza abantu okwesasuza? (w09 10/1 18 ¶3)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Lev 24:1-23 (th essomo 10)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 16)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe akapapula akayita abantu mu nkuŋŋaana era obe ng’amulaga vidiyo, Biki Ebikolebwa mu Kingdom Hall? (th essomo 11)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) fg essomo 12 ¶6-7 (th essomo 14)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 5)
“Katonda ne Kristo Bajja Kutusobozesa Okufuna Eddembe Erya Nnamaddala”: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Ng’Omuyaga Gusembera, Weeyongere Okwekaliriza Yesu!—Emikisa gy’Obwakabaka egy’Ebiseera eby’Omu Maaso.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr sul. 3 ¶21-30
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 104 n’Okusaba