Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abayisirayiri abaali abaddu nga baddayo mu maka gaabwe ne ku butaka bwabwe mu mwaka gwa Jjubiri

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Omwaka gwa Jjubiri n’Eddembe Lye Tujja Okufuna mu Biseera eby’Omu Maaso

Omwaka gwa Jjubiri n’Eddembe Lye Tujja Okufuna mu Biseera eby’Omu Maaso

Omwaka gwa Jjubiri gwayambanga Abayisirayiri okwewala okuba mu mabanja agatakoma n’obwavu (Lev 25:10; it-1-E lup. 871; laba ekifaananyi ekiri kungulu)

Okutunda ettaka kwabeeranga nga kugaba liizi nga basinziira ku muwendo gw’ebimera ebyandikunguddwa ku ttaka eryo (Lev 25:15; it-1-E lup. 1200 ¶2)

Yakuwa yawanga abantu be emikisa bwe baagonderanga etteeka erikwata ku mwaka gwa Jjubiri (Lev 25:18-22; it-2-E lup. 122-123)

Mu kiseera ekitali kya wala, abantu abeesigwa bajja kuganyulwa mu bujjuvu mu Jjubiri ey’akabonero bwe banaaba bafunye eddembe ery’olubeerera okuva mu kibi n’okufa.​—Bar 8:21.

Biki buli omu ku ffe by’alina okukola okusobola okufuna eddembe Yakuwa ly’atusuubizza?