Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Jjanwali 4-10

EBY’ABALEEVI 18-19

Jjanwali 4-10

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Sigala ng’Oli Muyonjo mu Mpisa”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Lev 19:9, 10​—Amateeka Katonda ge yawa Abayisirayiri gaalaga gatya nti yali afaayo ku baavu? (w06 7/1 14 ¶11)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Lev 18:1-15 (th essomo 5)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Vidiyo Eraga eky’Okukola ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Omulundi Ogusooka: Okusaba​—Zb 65:2. Muyimirize vidiyo buli awali akabonero ak’okugiyimiriza era obuuze ebibuuzo ebiragiddwa mu vidiyo.

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 3)

  • Okwogera: (Ddak. 5) w02 2/1 lup. 32​—Omutwe: Abakristaayo Balina Okugoberera Amateeka Gonna Agali mu Bayibuli Agagaana Abantu Abalina Oluganda olw’Okumpi Okufumbiriganwa? (th essomo 7)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO