Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Sigala ng’Oli Muyonjo mu Mpisa

Sigala ng’Oli Muyonjo mu Mpisa

Yakuwa ayagala tube ba njawulo ku bantu b’ensi (Lev 18:3; w19.06 lup. 28 ¶1)

Yakuwa akyawa ebikolwa eby’obugwenyufu gamba ng’okwegatta n’omuntu gw’olinako oluganda olw’okumpi, okulya ebisiyaga, n’okwegatta n’ensolo (Lev 18:6, 22, 23; w17.02 lup. 20 ¶13)

Yakuwa ajja kuzikiriza abantu ababi (Lev 18:24, 25; Nge 2:22; w14 7/1 lup. 7 ¶2)

Sitaani tayagala tutuuke mu nsi empya. Naye bwe tugoberera emitindo gya Yakuwa kisobola okutuyamba okwewala emitego gya Sitaani.

Tuyinza tutya okukiraga nti tukyawa ebikolwa eby’obugwenyufu?