Febwali 14-20
1 SAMWIRI 3-5
Oluyimba 1 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Yakuwa Afaayo ku Balala”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
1Sa 3:3—Tumanya tutya nti Samwiri teyasulanga Awasinga Obutukuvu? (w05 6/1 29 ¶6)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 1Sa 3:1-18 (th essomo 10)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Tandika okumuyigiriza Bayibuli ng’okozesa brocuwa, Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! (th essomo 11)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe brocuwa Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! era otandike okumuyigiriza Bayibuli ng’okozesa essomo 01. (th essomo 15)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lffi essomo 03 akatundu 6 (th essomo 14)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Bye Tuyigira ku Samwiri”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Baako ky’Obayigirako—Samwiri.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr sul. 20 ¶9-17, akas. 20A
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 99 n’Okusaba