Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Mu Kusooka Sawulo Yali Mwetoowaze

Mu Kusooka Sawulo Yali Mwetoowaze

Sawulo yali mwetoowaze era yali agaanye okufuulibwa kabaka (1Sa 9:21; 10:20-22; w20.08 lup. 10 ¶11)

Abalala bwe baamwogerako obubi, teyabeesasuza (1Sa 10:27; 11:12, 13; w14 3/15 lup. 9 ¶8)

Yakolera ku bulagirizi bw’omwoyo gwa Yakuwa omutukuvu (1Sa 11:5-7; w95-E 12/15 lup. 10 ¶1)

Obwetoowaze butuyamba okutwala enkizo n’obusobozi bye tulina ng’ebirabo okuva eri Yakuwa. (Bar 12:3, 16; 1Ko 4:7) Ate era bwe tuba abeetoowaze, tujja kweyongera okunoonya obulagirizi bwa Yakuwa