Febwali 7-13
1 SAMWIRI 1-2
Oluyimba 44 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Tegeeza Yakuwa Ebikuli ku Mutima”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
1Sa 2:10—Lwaki mu ssaala Kaana gye yasaba yagamba nti Yakuwa “ajja kuwa kabaka we obuyinza” ng’ate tewaaliwo muntu eyali afuga nga kabaka mu Isirayiri? (w05 6/1 lup. 29 ¶5)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 1Sa 1:1-18 (th essomo 12)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 3)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe brocuwa Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! era mu bufunze mwogera ku biri wansi w’omutwe, “Engeri gy’Oyinza Okuganyulwa mu Masomo Gano.” (th essomo 20)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lffi essomo 03 akatundu 5 (th essomo 13)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Abavubuka—Mweyabize Bazadde Bammwe”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Bwe Nnali Omutiini—Nyinza Kwogera Ntya ne Bazadde Bange?
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr sul. 20 ¶1-8, vidiyo eyanjula essuula
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 113 n’Okusaba