Jjanwali 17-23
EKYABALAMUZI 20-21
Oluyimba 47 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Noonyanga Obulagirizi bwa Yakuwa”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Bal 20:16—Envuumuulo zaakozesebwanga zitya mu ntalo ez’edda? (w14 5/1 lup. 11 ¶4-6)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Bal 20:1-13 (th essomo 10)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 5)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Beera ng’amulaga vidiyo, Abajulirwa ba Yakuwa Be Baani? (th essomo 17)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lffi essomo 03 ennyanjula n’akatundu 1-3 (th essomo 4)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Ebitonde Bituyamba Okweyongera Okwesiga Amagezi ga Yakuwa”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Kyajjawo Kyokka? Ebiwuka Byewala Bitya Okuba n’Akalippagano? ne Kyajjawo Kyokka? Engeri Enjuki Eyitibwa “Bumblebee” gy’Ebuukamu. Bakubirize okusoma oba okulaba ebiri mu kitundu “Kyajjawo Kyokka?” ekiri mu jw.org mu kusinza kw’amaka.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr ekitundu 5, sul. 19 ¶1-6, vidiyo eyanjula essuula, akas. 19A
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 87 n’Okusaba