Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Noonyanga Obulagirizi bwa Yakuwa

Noonyanga Obulagirizi bwa Yakuwa

Abayisirayiri baasaba Yakuwa enfunda n’enfunda abawe obulagirizi (Bal 20:17, 18, 23; w11 9/15 lup. 32 ¶3)

Abayisirayiri beesigira ddala Yakuwa nti yandibayambye okuggyawo ekivume ekyali kireeteddwa ku linnya lye (Bal 20:26-28)

Tulina okweyongera okunoonya obulagirizi bwa Yakuwa n’okumwesigira ddala (Bal 20:35; Luk 11:9; w11 9/15 lup. 32 ¶5)

WEEBUUZE: ‘Bwe nfuna ekizibu, amangu ddala nsaba Yakuwa? Nneeyongera okumusaba ampe amagezi n’obulagirizi?’