Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Sigala ng’Oli Musanyufu Wadde ng’Ebintu Tebigenze nga Bwe Wandyagadde

Sigala ng’Oli Musanyufu Wadde ng’Ebintu Tebigenze nga Bwe Wandyagadde

Dawudi yali ayagala nnyo okuzimbira Yakuwa yeekaalu ennungi (1By 17:1, 2; w06 8/1 lup. 13 ¶1)

Yakuwa yagamba Dawudi nti si ye yali ajja okumuzimbira yeekaalu (1By 17:4)

Dawudi yasigala yeemalidde ku mulimu Yakuwa gwe yali amuwadde (1By 17:7; 18:14)

Bw’oba nga tokyasobola kukola ebintu ebimu olw’okukaddiwa, olw’obulwadde, oba olw’ekintu ekirala, weemalire ku ebyo by’osobola okukola.​—Bik 18:5; w21.08 lup. 22-23 ¶11.