Febwali 27–Maaki 5
1 EBYOMUMIREMBE 20-22
Oluyimba 133 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Yamba Abavubuka Okukulaakulana”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
1By 21:15—Ekyawandiikibwa kino kituyigiriza ki ku Yakuwa? (w05 11/1 lup. 11 ¶6)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 1By 20:1-8 (th essomo 10)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 1)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe akapapula akamuyita mu nkuŋŋaana era obe ng’amulaga vidiyo Biki Ebikolebwa mu Kingdom Hall?, oluvannyuma mugikubaganyeko ebirowoozo. (th essomo 19)
Okwogera: (Ddak. 5) w16.03 lup. 10-11 ¶10-15—Omutwe: Abaana—Muyinza Mutya Okwetegekera Okubatizibwa. (th essomo 16)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Kozesa Emisingi gya Bayibuli Okuyamba Abaana Bo Okuweereza Yakuwa”: (Ddak. 10) Okulaba vidiyo n’okukubaganya ebirowoozo.
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 5)
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 38 akatundu 5 ne mu bufunze, okwejjukanya, n’eky’okukolako
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 5 n’Okusaba