Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Dawudi afunira Sulemaani abantu ab’okuzimba yeekaalu n’ebintu eby’okukozesa mu kuzimba

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Yamba Abavubuka Okukulaakulana

Yamba Abavubuka Okukulaakulana

Dawudi yali akimanyi nti Yakuwa yandiyambye Sulemaani okulabirira omulimu gw’okuzimba yeekaalu okutuusa lwe gwandiwedde (1By 22:5; w17.01 lup. 29 ¶8)

Dawudi yakubiriza Sulemaani okwesiga Yakuwa era akole omulimu (1By 22:11-13)

Dawudi yakola kyonna kye yali asobola okuyamba Sulemaani (1By 22:14-16; w17.01 lup. 29 ¶7; laba ekifaananyi kungulu)

WEEBUUZE, ‘Nnyinza ntya okuyamba abavubuka mu kibiina kyange okuweereza Yakuwa n’essanyu?’​—w18.03 lup. 11-12 ¶14-15.