February 6-12
1 EBYOMUMIREMBE 10-12
Oluyimba 94 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Weeyongere Okwagala Okukola Katonda by’Ayagala”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
1By 12:33—Kyakulabirako ki ekirungi abasajja ba Zebbulooni 50,000 kye bassaawo? (it-1-E lup. 1058 ¶5-6)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 1By 11:26-47 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako, oluvannyuma otandike okumuyigiriza Bayibuli. (th essomo 12)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Beera ng’amulaga vidiyo Omuntu Ayigirizibwa Atya Bayibuli?, oluvannyuma mugikubaganyeko ebirowoozo. (th essomo 6)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essomo 09 ennyanjula n’akatundu 1-3 (th essomo 18)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Fuba Okumanya Endowooza ya Katonda”: (Ddak. 10) Okulaba vidiyo n’okukubaganya ebirowoozo.
“Weeteerewo Ebiruubirirwa Ebinaakuyamba Okugaziya ku Buweereza Bwo mu Kiseera ky’Ekijjukizo”: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 37 akatundu 1-5
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 91 n’Okusaba