Jjanwali 16-22
1 EBYOMUMIREMBE 1-3
Oluyimba 96 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Ebiri mu Bayibuli Bituufu, Tebyayiiyizibwa Buyiiyizibwa”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
1By 3:1-3—Lwaki amannya g’abakazi abamu gaawandiikibwa mu nnyiriri z’obuzaale? (it-1-E lup. 911 ¶3-4)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 1By 1:43-54 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe magazini eddamu ekibuuzo ky’abuuzizza. (th essomo 4)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli. (th essomo 1)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essomo 08 akatundu 7 ne Abamu Bagamba Nti (th essomo 8)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Weeyongere Okwesiga Ebyo Ebiri mu Kigambo kya Katonda”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo n’okulaba vidiyo.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 34
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 89 n’Okusaba