Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Lwaki Tusaanidde Okuba Abeetoowaze?

Lwaki Tusaanidde Okuba Abeetoowaze?

Yosiya yali ayagala nnyo okusanyusa Yakuwa (2Sk 22:1-5)

Yosiya yakkiriza ensobi abantu be ze baali bakoze (2Sk 22:13; w00-E 9/15 lup. 29-30)

Olw’okuba Yosiya yali mwetoowaze, Yakuwa yamuwa emikisa (2Sk 22:18-20; w00-E 9/15 lup. 30 ¶2)

Bwe tunoonya obulagirizi okuva eri Yakuwa, ne tukkiriza ensobi zaffe, era ne tutereeza amakubo gaffe, Yakuwa atuwa emikisa.​—Yak 4:6.