Jjanwali 23-29
1 EBYOMUMIREMBE 4-6
Oluyimba 42 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Essaala Ze Nsaba Ziraga nti Ndi Muntu wa Ngeri Ki?”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
1By 5:10—Okuba nti Abakaguli baawangulwa kituzzaamu kitya amaanyi bwe tuba nga twolekagana n’ebizibu eby’amaanyi? (w05 11/1 lup. 9 ¶8)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 1By 6:61-81 (th essomo 2)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Kozesa ebiri mu kitundu Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 3)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Beera ng’amulaga vidiyo Lwaki Kikulu Okuyiga Bayibuli?, era oluvannyuma mugikubaganyeeko ebirowoozo. (th essomo 14)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essomo 08, mu bufunze, okwejjukanya, n’eky’okukolako (th essomo 9)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Weeteekereteekere Kati Embeera Eyinza Okukwetaagisa Okufuna Obujjanjabi obw’Amangu”: (Ddak. 15) Kulaba vidiyo n’okukubaganya ebirowoozo. Kya kukubirizibwa mukadde. Oluvannyuma lwa vidiyo, lekayo eddakiika eziwerako kisobozese bangi okubaako bye baddamu.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 35
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 88 n’Okusaba