EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
Essaala Ze Nsaba Ziraga nti Ndi Muntu wa Ngeri Ki?
Yabezi yali musajja wa kitiibwa (1By 4:9)
Essaala gye yasaba yalaga nti yali atwala okusinza okw’amazima nga kukulu nnyo (1By 4:10a; w10-E 10/1 lup. 23 ¶3-7)
Yakuwa yaddamu okusaba kwa Yabezi (1By 4:10b)
WEEBUUZE, ‘Essaala ze nsaba ziraga nti ndi muntu wa ngeri ki?’—Mat 6:9, 10.