Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Yakuwa Asobola Okukuyamba Okutuukiriza Obuvunaanyizibwa Obutali Bwangu

Yakuwa Asobola Okukuyamba Okutuukiriza Obuvunaanyizibwa Obutali Bwangu

Abaleevi abakuumi b’oku miryango baalina obuvunaanyizibwa obw’amaanyi (1By 9:26, 27; w05 11/1 lup. 9 ¶9)

Fenekaasi ye yali akulira abakuumi b’oku miryango gya Weema entukuvu mu kiseera kya Musa (1By 9:17-20a)

Yakuwa yayamba Fenekaasi okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwe (1By 9:20b; w11 9/15 lup. 32 ¶8)

Yakuwa atuwadde emirimu mingi egy’okukola. Bw’oba nga teweekakasa ku ngeri y’okukolamu omulimu ogumu, saba Yakuwa era weebuuze ku Mukristaayo omu akuze mu by’omwoyo akuyambe.​—Baf 2:13.