Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Febwali 12-18

ZABBULI 5-7

Febwali 12-18

Oluyimba 118 n’Okusaba | Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

1. Sigala ng’Oli Mwesigwa eri Yakuwa Wadde ng’Abalala Bakoze Ebintu Ebikulumya

(Ddak. 10)

Ebiseera ebimu Dawudi yabulwanga essanyu olw’ebyo abalala bye baakolanga (Zb 6:​6, 7)

Yasaba Yakuwa amuyambe (Zb 6:​2, 9; w21.03 lup. 15 ¶7-8)

Olw’okuba Dawudi yali yeesiga nnyo Yakuwa, kyamuyamba okusigala nga mwesigwa gy’ali (Zb 6:10)

WEEBUUZE, ‘Nnyweza okukkiriza kwange kisobole okunnyamba okusigala nga ndi mwesigwa eri Yakuwa, abalala ne bwe baba bakoze ebintu ebinyiiza?’—w20.07 lup. 8-9 ¶3-4.

2. Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo

(Ddak. 10)

  • Zb 5:9—Mu ngeri ki emimiro gy’ababi gye giringa entaana ezaasamye? (it-1-E lup. 995)

  • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

3. Okusoma Bayibuli

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

4. Okutandika Okunyumya n’Abantu

(Ddak. 3) NNYUMBA KU NNYUMBA. (lmd essomo 1 akatundu 3)

5. Okutandika Okunyumya n’Abantu

(Ddak. 2) OKUBUULIRA EMBAGIRAWO. Mu ngeri eya bulijjo, tegeeza omuntu nti oli Mujulirwa wa Yakuwa, nga tokozesezza Bayibuli. (lmd essomo 2 akatundu 4)

6. Weeyongere Okuyamba Abantu

(Ddak. 2) NNYUMBA KU NNYUMBA. Oyo gw’obuulira ayagala kukaayana naawe. (lmd essomo 4 akatundu 5)

7. Okunnyonnyola Abalala Ebyo by’Okkiririzaamu

(Ddak. 4) Okulaga Ekyokulabirako. ijwfq 64—Omutwe: Lwaki Abajulirwa ba Yakuwa Tebeenyigira mu Mikolo gya Ggwanga? (lmd essomo 3 akatundu 4)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Oluyimba 99

8. Lipoota y’Omwaka gw’Obuweereza

(Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Oluvannyuma lw’okusoma lipoota y’omwaka gw’obuweereza evudde ku ofiisi y’ettabi, saba abakuwuliriza okwogera ku birungi ebiri mu Lipooti y’Obuweereza ey’Ensi Yonna ey’Abajulirwa ba Yakuwa eya 2023. Buuza ebibuuzo ababuulizi be walonze nga bukyali, abalina ebyokulabirako ebirungi bye baafuna mu buweereza omwaka oguwedde.

9. Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina

Okufundikira (Ddak. 3) | Oluyimba 83 n’Okusaba