Febwali 5-11
ZABBULI 1-4
Oluyimba 150 n’Okusaba | Ennyanjula (Ddak. 1)
1. Wagira Obwakabaka bwa Katonda
(Ddak. 10)
[Mulabe VIDIYO Ennyanjula y’ekitabo kya Zabbuli.]
Gavumenti z’ensi zirwanyisa Obwakabaka bwa Katonda (Zb 2:2; w21.09 lup. 15 ¶8)
Yakuwa awadde abantu bonna akakisa basalewo obanga banaawagira Obwakabaka bwe oba nedda (Zb 2:10-12)
WEEBUUZE, ‘Ndi mumalirivu obutabaako ludda lwe mpagira mu by’obufuzi wadde nga kiyinza okunviirako obuzibu?’—w16.04 lup. 29 ¶11.
2. Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo
(Ddak. 10)
Zb 1:4—Mu ngeri ki ababi gye balinga “ebisusunku empewo by’efuumuula”? (it-1-E lup. 425)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
3. Okusoma Bayibuli
(Ddak. 4) Zb 3:1–4:8 (th essomo 12)
4. Yogera mu Ngeri eya Bulijjo—Ekyo Firipo Kye Yakola
(Ddak. 7) Kukubaganya birowoozo. Mulabe VIDIYO, oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo lmd essomo 2 akatundu 1-2.
5. Yogera mu Ngeri eya Bulijjo—Koppa Firipo
(Ddak. 8) Kukubaganya birowoozo lmd essomo 2 akatundu 3-5 ne “Laba ne.”
Oluyimba 32
6. Ebyetaago by’Ekibiina
(Ddak. 15)
7. Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina
(Ddak. 30) bt sul. 5 ¶9-15, akasanduuko ku lupapula 48