Jjanwali 1-7
YOBU 32-33
Oluyimba 102 n’Okusaba | Ennyanjula (Ddak. 1)
1. Budaabuda Abo Abalina Ebibeeraliikiriza
(Ddak. 10)
Abalala bayise nga mikwano gyo (Yob 33:1; it-1-E lup. 710)
Gezaako okutegeera engeri gye bawuliramu era tobasalira musango (Yob 33:6, 7; w14 6/15 lup. 25 ¶8-10)
Nga tonnabaako ky’oyogera, sooka owulirize era ofumiitirize, nga Eriku bwe yakola (Yob 33:8-12, 17; w20.03 lup. 23 ¶17-18; laba ekifaananyi kungulu)
2. Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo
(Ddak. 10)
Yob 33:25—Ekyawandiikibwa ekyo kituyamba kitya okuba n’endowooza ennuŋŋamu ku ndabika yaffe nga tugenda tukaddiwa? (w13 1/15 lup. 19 ¶10)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
3. Okusoma Bayibuli
(Ddak. 4) Yob 32:1-22 (th Essomo 12)
4. Yogera ku Ebyo Ebinaakwata ku Bantu —Ekyo Yesu Kye Yakola
(Ddak. 7) Kukubaganya birowoozo. Mulabe VIDIYO, oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo ku lmd essomo 1 akatundu 1-2.
5. Yogera ku Ebyo Ebinaakwata ku Bantu—Koppa Yesu
(Ddak. 8) Kukubaganya birowoozo lmd essomo 1 akatundu 3-5 ne “Laba ne.”
Oluyimba 116
6. Ebyetaago by’Ekibiina
(Ddak. 15)