Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Febwali 17-23

ENGERO 1

Febwali 17-23

Oluyimba 88 n’Okusaba | Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Mutabani wa Sulemaani ng’awuliriza amagezi kitaawe g’amuwa

1. Abavubuka—Ani Gwe Munaawuliriza?

(Ddak. 10)

[Mulabe VIDIYO Ennyanjula y’Ekitabo kya Engero.]

Mube ba magezi era muwulirize bazadde bammwe (Nge 1:8; w17.11 lup. 29 ¶16-17; laba kungulu)

Temuwuliriza abo abatakola Katonda by’ayagala (Nge 1:​10, 15; w05 3/1 lup. 19-20 ¶11-12)

2. Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo

(Ddak. 10)

  • Nge 1:22—Okutwaliza awamu, Bayibuli bw’ekozesa ekigambo ‘omusirusiru’ eba etegeeza ki? (it-1-E lup. 846)

  • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

3. Okusoma Bayibuli

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

4. Okutandika Okunyumya n’Abantu

(Ddak. 2) OKUBUULIRA MU BIFO EBYA LUKALE. Omuntu ayagala kukuwakanya. (lmd essomo 6 akatundu 5)

5. Okutandika Okunyumya n’Abantu

(Ddak. 2) OKUBUULIRA MU BIFO EBYA LUKALE. Omuntu alaga okusiima. Muwe ennamba yo ey’essimu naye akuwe eyiye. (lmd essomo 1 akatundu 5)

6. Weeyongere Okuyamba Abantu

(Ddak. 2) OKUBUULIRA EMBAGIRAWO. Mubuulire ku nteekateeka yaffe ey’okuyigiriza abantu Bayibuli, era omuwe kkaadi eraga enteekateeka eyo. (lmd essomo 9 akatundu 5)

7. Okufuula Abantu Abayigirizwa

(Ddak. 5) lff essomo 16 akatundu 6. Kozesa ekimu ku bitundu okuva mu kitundu “Laba Ebisingawo,” oyambe omuyizi wa Bayibuli abuusabuusa obanga ddala ebyamagero Yesu bye yakola byaliyo. (th essomo 3)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Oluyimba 89

8. Ebyetaago by’Ekibiina

(Ddak. 15)

9. Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina

(Ddak. 30) bt sul. 22 ¶15-21

Okufundikira (Ddak. 3) | Oluyimba 80 n’Okusaba