OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Enteekateeka ya Payoniya ey’Okubuulira
Okuweereza nga payoniya kyetaagisa enteekateeka ennungi. Bw’oba osobola okubuulira essaawa 18 buli wiiki, oba osobola okuweereza nga payoniya owa bulijjo, ate n’oba n’ebiseera eby’okuwummulamu! Bw’oba n’enteekateeka ng’eyo ne bwe wagwawo ekizibu, gamba ng’obulwadde oba embeera y’obudde embi, osobola okumalayo essaawa zo. Omubuulizi bw’aba alina omulimu ogw’ekiseera kyonna oba bw’aba akola ennaku ntono mu wiiki, oba ng’atera okulwala, ekipande ekiragiddwa wammanga kisobola okumuyamba okukola enteekateeka emusobozesa okuweereza nga payoniya. Ab’omu maka bwe babaako enkyukakyuka ze bakola, oboolyawo omu ku bo ayinza n’okutandika okuweereza nga payoniya mu Ssebutemba. Lwaki temwogera ku nsonga eyo mu kusinza kw’amaka okunaddako?
Bbalaza |
OMULIMU |
Olwokubiri |
OMULIMU |
Olwokusatu |
OMULIMU |
Olwokuna |
Essaawa 6 |
Olwokutaano |
Essaawa 6 |
Olwomukaaga |
Essaawa 4 |
Ssande |
Essaawa 2 |
Bbalaza |
Essaawa 2 |
Olwokubiri |
Essaawa 2 |
Olwokusatu |
ENKUŊŊAANA |
Olwokuna |
Essaawa 2 |
Olwokutaano |
Essaawa 2 |
Olwomukaaga |
Essaawa 6 |
Ssande |
Essaawa 4 |
Bbalaza |
OKUWUMMULA |
Olwokubiri |
Essaawa 3 |
Olwokusatu |
Essaawa 3 |
Olwokuna |
Essaawa 3 |
Olwokutaano |
Essaawa 3 |
Olwomukaaga |
Essaawa 3 |
Ssande |
Essaawa 3 |
Bbalaza |
Olwokubiri |
Olwokusatu |
Olwokuna |
Olwokutaano |
Olwomukaaga |
Ssande |