Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | ZABBULI 69-73

Abantu ba Yakuwa Baagala Nnyo Okusinza okw’Amazima

Abantu ba Yakuwa Baagala Nnyo Okusinza okw’Amazima

Tusaanidde okukyoleka nti twagala nnyo okusinza okw’amazima

69:9

  • Dawudi yaweereza Yakuwa n’obunyiikivu obulamu bwe bwonna

  • Dawudi teyagumiikiriza muntu yenna avumaganya oba atassa kitiibwa mu linnya lya Yakuwa

Abakulu basobola okuyamba abato okuba abanyiikivu

71:17, 18

  • Omuwandiisi wa Zabbuli eno, oboolyawo nga yali Dawudi, yayagala okuyamba omulembe ogwandizzeewo okumanya ebikwata ku Yakuwa

  • Abazadde n’Abakristaayo abalina obumanyirivu basobola okutendeka abato

Okwagala kujja kutukubiriza okubuulira abantu ebyo Obwakabaka bye bugenda okukola

72:3, 12, 14, 16-19