Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Jjulaayi 18-24

ZABBULI 74-78

Jjulaayi 18-24
  • Oluyimba 110 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Jjukiranga Ebikolwa bya Yakuwa”: (Ddak. 10)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Zb 78:2—Obunnabbi buno bwatuukirizibwa butya ku Masiya? (w11 8/15 11 ¶14)

    • Zb 78:40, 41—Okusinziira ku nnyiriri zino, ebyo bye tukola bikwata bitya ku Yakuwa? (w12-E 11/1 14 ¶5; w11-E 7/1 10)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: Zb 78:1–21 (Ddak. 4 oba obutawera)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) wp16.4 16—Mutegeeze enteekateeka y’okuwaayo kyeyagalire.

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) wp16.4 16

  • Ng’Otandise Okuyigiriza Omuntu: (Ddak. 6 oba obutawera) fg essomo 5 ¶6-7

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 15

  • Ebyetaago by’ekibiina: (Ddak. 10)

  • ‘Yakuwa Yatonda Ebintu Byonna’: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Musseeko vidiyo, ‘Yakuwa Yatonda Ebintu Byonna.’ (Genda ku jw.org/lg, ENJIGIRIZA ZA BAYIBULI > ABAANA.) Oluvannyuma, yita abaana abato be wateeseteese, obeeko ebibuuzo by’obabuuza ebikwata ku vidiyo.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: ia sul. 20 ¶1-13 (Ddak. 30)

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 73 n’Okusaba