Jjulaayi 30–Agusito 5
LUKKA 14-16
Oluyimba 125 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Olugero lw’Omwana Eyali Azaaye”: (Ddak. 10)
Luk 15:11-16—Omwana yakozesa bubi eby’obusika bye mu bulamu obw’okwejalabya (“omusajja eyalina abaana babiri,” “Omuto,” “n’abyonoona,” “mpisa embi,” “okulunda embizzi,” “emmere embizzi gye zaalyanga” awannyonnyolerwa ebiri mu Luk 15:11-16, nwtsty)
Luk 15:17-24—Yeenenya n’akomawo awaka, era kitaawe yamusonyiwa (“bapakasi bo,” “n’amunywegera,” “kuyitibwa mwana wo,” “olugoye . . . empeta . . . engatto” awannyonnyolerwa ebiri mu Luk 15:17-24, nwtsty)
Luk 15:25-32—Omwana omukulu yalina endowooza enkyamu
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Luk 14:26—Ekigambo ‘okukyawa’ nga bwe kikozesebwa mu lunyiriri luno, kirina makulu ki? (“n’atakyawa” awannyonnyolerwa ebiri mu Luk 14:26, nwtsty)
Luk 16:10-13—Kiki Yesu kye yali ayagala abayigirizwa be bategeere, bwe yayogera ku “by’obugagga ebitali bya butuukirivu”? (w17.07 lup. 8-9 ¶7-8)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Luk 14:1-14
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Okuddiŋŋana okw’Okubiri: (Ddak. 3 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muyite ajje mu nkuŋŋaana.
Okuddiŋŋana okw’Okusatu: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ekyawandiikibwa kye weerondedde, oluvannyuma omuwe akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli.
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) lv lup. 31-32 ¶14-15
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Eyali Azaaye Akomyewo”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Musooke mulabe ekitundu ekyaggibwa mu vidiyo, The Prodigal Returns (Eyali Azaaye Akomyewo).
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 31
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 139 n’Okusaba