Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | LUKKA 14-16

Olugero lw’Omwana Eyali Azaaye

Olugero lw’Omwana Eyali Azaaye

15:11-32

Bye tuyinza okuyiga mu lugero luno.

  • Kya magezi okusigala mu bantu ba Katonda we tufunira obukuumi mu by’omwoyo, tusobole okusigala nga tulabirirwa Kitaffe ow’omu ggulu

  • Bwe tuva ku Yakuwa, tusaanidde okudda gy’ali nga tuli bakakafu nti mwetegefu okutusonyiwa

  • Tusaanidde okukoppa Yakuwa nga naffe twaniriza abo abeenenya ne bakomawo mu kibiina