Agusito 16-22
EKYAMATEEKA 27-28
Oluyimba 89 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Emikisa Gino Gyonna Gijja Kukujjira”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Ma 27:17—Lwaki Amateeka ga Yakuwa gaagaananga okujjulula obubonero obulamba ensalosalo ya muliraanwa? (it-1-E lup. 360)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Ma 28:1-14 (th essomo 11)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli. (th essomo 6)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe akapapula akayita abantu mu nkuŋŋaana, era oluvannyuma obe ng’amulaga vidiyo, Biki Ebikolebwa mu Kingdom Hall? (th essomo 3)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lvs lup. 234 ¶21-22 (th essomo 9)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Engeri Ebitonde Gye Byolekamu Okwagala kwa Katonda”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Ebitonde Byoleka Okwagala kwa Yakuwa.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr sul. 12 ¶7-14
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 14 n’Okusaba