Agusito 2-8
EKYAMATEEKA 22-23
Oluyimba 1 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Engeri Amateeka Gye Gaalagamu nti Yakuwa Afaayo ku Bisolo”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Ma 23:19, 20—Lwaki Omuyisirayiri yaggyanga amagoba ku mugwira naye n’atagaggya ku Muyisirayiri munne? (it-1-E lup. 600)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Ma 23:1-14 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
“Weeyongere Okufuna Essanyu mu Buweereza—Fuba Okutuuka ku Mutima”: (Ddak. 9) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Funa Essanyu Eriva mu Kufuula Abantu Abayigirizwa ng’Olongoosa mu Ngeri gy’Oyigirizaamu—Fuba Okutuuka ku Mutima.
Okwogera: (Ddak. 5) g-E 4/15 lup. 13—Omutwe: Ddala Kikyamu Okutta Ebisolo? (th essomo 14)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 15)
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr sul. 11 ¶18-26, akas. 11A
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 77 n’Okusaba