Agusito 23-29
EKYAMATEEKA 29-30
Oluyimba 3 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Okuweereza Yakuwa Si Kizibu Nnyo”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Ma 29:4—Kiki kye tuyigira ku kyokulabirako ky’Abayisirayiri abataali beesigwa? (it-1-E lup. 665 ¶3)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Ma 29:1-18 (th essomo 2)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe kaadi eragirira abantu ku jw.org. (th essomo 1)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Mubuulire ku nteekateeka y’okuyigirizibwa Bayibuli era omwanjulire vidiyo, Omuntu Ayigirizibwa Atya Bayibuli? (naye togimulaga). (th essomo 6)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lvs lup. 226-227 ¶3-5 (th essomo 13)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Okuba Omuvumu Si Kizibu Nnyo”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Tokoppa Batiitiizi, Koppa Abavumu!
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr sul. 12 ¶15-21
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 90 n’Okusaba