Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Engeri Amateeka Gye Gaalagamu nti Yakuwa Afaayo ku Bakazi

Engeri Amateeka Gye Gaalagamu nti Yakuwa Afaayo ku Bakazi

Omukazi bwe yabanga yaakafumbirwa, omwami we yamalanga omwaka mulamba nga taweereza mu magye (Ma 24:5; it-2-E lup. 1196 ¶4)

Bannamwandu baalabirirwanga mu by’omubiri (Ma 24:19-21; it-1-E lup. 963 ¶2)

Bannamwandu abaabanga batazadde baana, baaweebwanga akakisa okuzaala abaana (Ma 25:5, 6; w11-E 3/1 lup. 23)

WEEBUUZE, ‘Nnyinza ntya okulaga nti nfaayo era mpa ekitiibwa abakazi abali mu maka ne mu kibiina?’