Jjulaayi 12-18
EKYAMATEEKA 13-15
Oluyimba 38 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Engeri Amateeka Gye Gaalagamu nti Yakuwa Afaayo ku Baavu”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Ma 14:21—Biki bye tusobola okuyigira ku tteeka erigaana okufumbira omwana gw’embuzi mu mata ga nnyina waagwo? (w06-E 4/1 lup. 31)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Ma 13:1-18 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Okuddiŋŋana: Okubonaabona—1Yo 5:19. Muyimirize vidiyo buli awali akabonero ak’okugiyimiriza, oluvannyuma obuuze abawuliriza ebibuuzo ebiragiddwa mu vidiyo.
Okuddiŋŋana: (Ddak. 3) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 6)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 5) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli. (th essomo 11)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Temweraliikiriranga”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Okwagala Tekulemererwa Wadde nga . . . Oli Mwavu—Congo.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr sul. 10 ¶13-17, obus. 10B ne 10C
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 71 n’Okusaba