Jjulaayi 5-11
EKYAMATEEKA 11-12
Oluyimba 40 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Engeri Yakuwa gy’Ayagala Okusinzibwamu”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Ma 11:29—Olunyiriri luno luyinza kuba nga lwatuukirizibwa lutya? (it-1-E lup. 925-926)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Ma 11:1-12 (th essomo 2)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
“Weeyongere Okufuna Essanyu mu Buweereza—Faayo ku Balala”: (Ddak. 8) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Funa Essanyu Eriva mu Kufuula Abantu Abayigirizwa ng’Olongoosa mu Ngeri gy’Oyigirizaamu—Faayo ku Balala.
Vidiyo Eraga eky’Okukola ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 4) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Omulundi Ogusooka: Okubonaabona—Yak 1:13. Muyimirize vidiyo buli awali akabonero ak’okugiyimiriza, era obuuze abawuliriza ebibuuzo ebiragiddwa mu vidiyo.
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 2) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 1)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Ebyetaago eby’Ekibiina: (Ddak. 15)
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr sul. 10 ¶8-12, akas. 10A
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 72 n’Okusaba