EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
Engeri Yakuwa gy’Ayagala Okusinzibwamu
Abayisirayiri baalinanga okugondera Yakuwa, okumwagala, era n’okumuweereza n’omutima gwabwe gwonna n’obulamu bwabwe bwonna (Ma 11:13; it-2-E lup. 1007 ¶4)
Baali balina okumalirawo ddala okusinza kwonna okw’obulimba (Ma 12:2, 3)
Abantu bonna baalina okusinziza mu kifo kimu (Ma 12:11-14; it-1-E lup. 84 ¶3)
Yakuwa ayagala abantu be bamusinze n’omutima gwabwe gwonna era n’obulamu bwabwe bwonna, beewale okusinza kwonna okw’obulimba, era babeere bumu.