Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Oyigira ku Nsobi Zo?

Oyigira ku Nsobi Zo?

[Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo kya 1 Bassekabaka.]

Adoniya yalagibwa ekisa oluvannyuma lw’okukola olukujjukujju asobole okufuuka kabaka (1Sk 1:5, 52, 53; it-2-E lup. 987 ¶4)

Adoniya teyayigira ku nsobi ye era ebyavaamu tebyali birungi (1Sk 2:15-17, 22, 23; it-1-E lup. 49)

Omuntu ow’amagezi ayigira ku nsobi ze. N’ekisinga obukulu, ayigira ku nsobi z’abalala.​—1Ko 10:11.