Agusito 22-28
1 BASSEKABAKA 7
Oluyimba 7 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Bye Tuyigira ku Mpagi Ebbiri” (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
1Sk 7:23—Kiki kye tuyigira ku “ttanka ennene” eyazimbibwa ku yeekaalu? (it-1-E lup. 263)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 1Sk 7:1-12 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 6)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe brocuwa Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! era omulage engeri gye tuyigirizaamu abantu Bayibuli. (th essomo 3)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essomo 06 akatundu 6 ne Abamu Bagamba Nti (th essomo 8)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 5)
“Kaweefube ow’Enjawulo ow’Okutandika Okuyigiriza Abantu Bayibuli mu Ssebutemba”: (Ddak. 10) Kwogera nga kwa kuweebwa omulabirizi w’obuweereza. Mulabe vidiyo, Omulundi Ogusooka: Okuyigiriza Omuntu Bayibuli—Zb 37:29. Babuulire enteekateeka ezikoleddwa ezikwata ku kaweefube oyo.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 17
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 13 n’Okusaba