Agusito 8-14
1 BASSEKABAKA 3-4
Oluyimba 88 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Omuganyulo Oguli mu Kuba n’Amagezi”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
1Sk 4:20—Ebigambo “bangi nnyo ng’omusenyu oguli ku lubalama lw’ennyanja,” birina makulu ki? (w98-E 2/1 lup. 11 ¶15)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 1Sk 3:1-14 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Munnyonnyole enteekateeka y’okuyigiriza abantu Bayibuli, era omuwe kaadi eraga enteekateeka y’okuyiga Bayibuli. (th essomo 1)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe brocuwa Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! era obe ng’amulaga vidiyo, Omuntu Ayigirizibwa Atya Bayibuli? (th essomo 3)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essomo 06 akatundu 4 (th essomo 12)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 10)
Weeteerewo Ebiruubirirwa eby’Omwaka gw’Obuweereza Omupya—Okwoleka Omwoyo Omugabi: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Yoleka Okukkiriza Oyingire mu Luggi Olunene olw’Emirimu—‘Baako ky’Oterekawo’ Okuwagira Omulimu gwa Yakuwa. Oluvannyuma buuza abawuliriza ekibuuzo kino: Ow’oluganda oyo ne mukyala we baayoleka batya omwoyo omugabi?
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 15 n’ebyongerezeddwako 2
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 14 n’Okusaba