Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Yakuwa Katonda wa Bwenkanya

Yakuwa Katonda wa Bwenkanya

Yakuwa teyeerabira ngeri etali ya bwenkanya Abagibiyoni gye baayisibwamu (2Sa 21:1, 2)

Ffeeza ne zzaabu byali tebisobola kuggyawo musango ogw’okuyiwa omusaayi ogwali ku Sawulo n’ab’ennyumba ye (Kbl 35:31, 33; 2Sa 21:3, 4)

Ab’ennyumba ya Sawulo musanvu battibwa wasobole okubaawo obwenkanya (2Sa 21:5, 6; it-1-E lup. 932 ¶1)

Ebyo ebiri mu Abaruumi 12:19-21, bituyamba bitya bwe tuba nga tuyisiddwa mu ngeri etali ya bwenkanya?