Jjulaayi 18-24
2 SAMWIRI 22
Oluyimba 4 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Weesige Yakuwa Okukuyamba”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
2Sa 22:36—Obwetoowaze bwa Yakuwa bwafuula butya Dawudi ow’ekitiibwa? (w12 11/15 lup. 17 ¶7)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 2Sa 22:33-51 (th essomo 10)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe ekimu ku ebyo bye tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli. (th essomo 1)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe brocuwa Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, era obe ng’amulaga vidiyo Omuntu Ayigirizibwa Atya Bayibuli? (th essomo 3)
Okwogera: (Ddak. 5) w06 9/1 lup. 13 ¶7-8—Omutwe: Sitaani y’Atuleetera Buli Kizibu Kye Tufuna? (th essomo 13)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Sanyuka olw’Ebikolwa bya Yakuwa eby’Obulokozi: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo. Oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo ku bibuuzo bino: Yakuwa yayamba atya ab’omu maka g’ow’Oluganda Ganeshalingam mu kiseera ky’olutalo olwali mu Sri Lanka? Ekyokulabirako ekyo kinyweza kitya okukkiriza kwo?
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 10)
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff okwejjukanya ekitundu 1
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 60 n’Okusaba