Jjulaayi 4-10
2 SAMWIRI 18-19
Oluyimba 138 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Baluzirayi Yassaawo Ekyokulabirako Ekirungi mu Kuba Omwetoowaze”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
2Sa 19:24-30—Ekyokulabirako kya Mefibosesi kituzzaamu kitya amaanyi? (w20.04 lup. 30 ¶19)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 2Sa 19:31-43 (th essomo 2)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Vidiyo Eraga eky’Okukola ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Ekigendererwa kya Katonda—Lub 1:28. Muyimirize vidiyo buli awali akabonero ak’okugiyimiriza era obuuze ebibuuzo ebiragiddwa mu vidiyo.
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. * Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 1)
Okwogera: (Ddak. 5) w21.08 lup. 23-25 ¶15-19—Omutwe: Biruubirirwa Ki eby’Omwoyo Bye Tusobola Okweteerawo Okusinziira ku Mbeera Zaffe? (th essomo 20)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Weeteerewo Ebiruubirirwa eby’Omwaka gw’Obuweereza Omupya—Okuweereza nga Payoniya”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Beera Muvumu . . . Payoniya.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 11
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 97 n’Okusaba
^ Laba ekitundu ekiri ku lupapula 16.