Agusito 28–Ssebutemba 3
NEKKEMIYA 12-13
Oluyimba 34 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Beera Mwesigwa eri Yakuwa ng’Olonda Emikwano”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Nek 13:10—Lwaki abayimbi b’oku yeekaalu boogerwako ng’ekibinja ekyetongodde wadde nga baali Baleevi? (it-2-E lup. 452 ¶9)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Nek 12:27-39 (th essomo 2)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Mubuulire ebikwata ku mukutu gwaffe jw.org, era omuwe kkaadi eragirira abantu ku mukutu ogwo. (th essomo 16)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Mubuulire ku nteekateeka yaffe ey’okuyigiriza abantu Bayibuli, era omulekere kkaadi eraga enteekateeka y’okuyigiriza Bayibuli. (th essomo 3)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) Mu bufunze, okwejjukanya, ne eky’okukolako mu lff essomo 11 (th essomo 20)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 5)
“Koppa Okwagala kwa Yakuwa Okutajjulukuka”: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 55 akatundu 5 ne mu bufunze, okwejjukanya, ne eky’okukolako
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 84 n’Okusaba