Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Beera Mwesigwa eri Yakuwa ng’Olonda Emikwano

Beera Mwesigwa eri Yakuwa ng’Olonda Emikwano

Abaamoni n’Abamowaabu baagaanibwa “okujja mu kibiina” ky’abantu ba Katonda, kubanga mu biseera eby’emabega baabayisa bubi era baagaana okubayamba (Nek 13:1, 2; it-1-E lup. 95 ¶5)

Eliyasibu, kabona asinga obukulu, yakkiriza Omwamoni okukozesa ekisenge ekyali kiterekebwamu ebintu ku yeekaalu (Nek 13:4, 5; w13 8/15 lup. 4 ¶5-6)

Nekkemiya yakiraga nti mwesigwa eri Yakuwa ng’agoba Tobiya mu kisenge ekyo (Nek 13:7-9)

Ddala tuba beesigwa eri Yakuwa singa tukola omukwano n’abo abatamwagala?​—w96-E 3/15 lup. 16 ¶6.

WEEBUUZE, ‘Yakuwa atwala atya mikwano gyange?’