Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Jjulaayi 3-9

EZERA 4-6

Jjulaayi 3-9

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Omulimu Temugutaataaganya”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Ezr 6:13​—Lwaki ebigambo “Emitala w’Omugga” bikulu? (w93-E 6/15 lup. 32 ¶3-5)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Ezr 4:8-24 (th essomo 5)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Vidiyo Eraga eky’Okukola ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Omulundi Ogusooka: Okubonaabona​—Yak 1:13. Muyimirize vidiyo buli awali akabonero ak’okugiyimiriza era obuuze ebibuuzo ebiragiddwa mu vidiyo.

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Mubuulire ebikwata ku mukutu gwaffe ogwa jw.org, era omuwe kkaadi eragirira abantu ku mukutu ogwo. (th essomo 1)

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Mubuulire ku nteekateeka yaffe ey’okuyigiriza abantu Bayibuli, era omulekere kkaadi eraga enteekateeka y’okuyiga Bayibuli. (th essomo 9)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO