Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Ezera ng’asomera abantu Amateeka ga Yakuwa era ng’atendereza Yakuwa

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

“Essanyu lya Yakuwa Kye Kigo Kyammwe”

“Essanyu lya Yakuwa Kye Kigo Kyammwe”

Abantu baakuŋŋaana okuwuliriza Ezera ng’asoma Amateeka (Nek 8:1, 2; w13 10/15 lup. 21 ¶2; laba ekifaananyi ekiri kungulu)

Ekyo kyalina kuba kiseera kya ssanyu so si kya kunakuwala olw’ebibi ebyali bikoleddwa emabega (Nek 8:9, 11, 12)

Essanyu lya Yakuwa kigo kya baweereza be (Nek 8:10; w07 8/1 lup. 12 ¶9-10)

WEEBUUZE, ‘Wadde nga njolekagana n’ebizibu, nsonga ki kwe nsinziira okuba omusanyufu?’